Ekisooka: Naaba mu ngalo n'amazzi ne sabbuuni. eky'okubili: Ddamu ekisooka 😜

Ekisooka: Naaba mu ngalo n'amazzi ne sabbuuni. eky'okubili: Ddamu ekisooka 😜
Download Image

Engalo zo zeziyinza okusooka okutambuza COVID-19. Zinaabe bulungi ng'okozesa amazzi ne sabbuuni okumala sikonda 20

Ebituufu

Ebintu Bitaano (✋) ebitutaasa okuziyiza COVID-19!

(1) Naaba mu ngalo ne sabuuni okumala sikonda 20.

(2) Bikka omumwa n'enyindo nga okolola oba oyasimula n'akatambala; tokozesa ngalo zo.

(3) Tokwata mu maaso, ngalo oba ku mumwa.

(4) Tolilaana nnyo bantu naddala abatawulila bulungi.

(5) #Sigalaawaka bw'oba osobola! COVID-19 abeela ku kintu okumala essawa 72.

https://www.cdc.gov/coronavirus/2019-ncov/prevent-getting-sick/prevention.html